ohh,ohh
Nofear 26 interntainment,noah kali the bos
kileeta essanyu lingi lwozikola
nodawano mwatu nogaziwa
neyali takwagala,nakwagala
olukulaba awoza sikyafudde
nalyooka akubitabita butelevu
okumaliliza nga akusaba beer
songa wano ngobade mwavu
nga takwefasa ngera akulaba bule
okugaba sikibi
era akuwa kaalina yaba munowo
naye bwoba ngozigaba kimanye nti
bwezigwawo osigala bwa peke
eyali azikoze neziggwayo yoyo
akakasa byenjogera naye
atazikolangako neziggwawo yoyo
azalawa byenjogera
alina amagezi yoyo awulira
byenjogera mwatu namatira naye
atalina magezi yazalawa era
kano akayimba nkakusindikidde
CHORUS
bwezikuggwako,bulimu akaduka,
sente mugenyi
naye bweziba wezili buli omu akweyuna
sente mugenyi
bwezikugwako nomubiri guduka
sente mugenyi
naye bweziba wezili nomubiri gukweyuna
sente mugenyi
embulilire tefa yonna kija okimanyi
kinyaga bitono
sagala owoze nti sakugamba nga
ntibwoba nesente nemikwano nagyo
obera nantoko naye ate bwezigwawo,
osigala bwanamuningina bona,
bakudukako
kati muganda wange labila kubaalina
sente nezigwawo ensi nga kati ebanyiga nyoo
ona na na
naye bino kanzilye abaana balikola ezabwe fala genda eri
leka kubanga kapere ono atema etabi lyomuti kwatude
okulya sente sikibi kasita obeera nga opima ,kasita obeera ngogabangabe awo gwemujinga number emu
ona na na x2
chorus
CHORUS
bwezikugwako,bulimu akaduka,
sente mugenyi
naye bweziba wezili buli omu akweyuna
sente mugenyi
bwezikugwako nomubiri guduka
sente mugenyi
naye bweziba wezili nomubiri gukweyuna
sente mugenyi
CHORUS
BRIDGE
kale okuzilya zilye ngokimanyi
nti togenda kugwamu ,sente mugenyi
ate bwobanga owedemu ojakola nyo
okuzizaawo,mpise muluyimba luno
nkulage olugendo lwa ssente olugendo lugenda lutya
,abamanyi olugendo luno
bwelutambula bebo bolaba abakonamu,
atayagala byenyimba ,obutabitwala
beera wa dembe
nze nkulaga makubo ga sente
bwegatambula olondeko lyotwala,
NO FEAR 26 INTERTAINMENT
ona na na
NOAH KALI THE BOSS
ona na na
CHORUS
bwezikugwako,bulimu akaduka,
sente mugenyi
naye bweziba wezili buli omu akweyuna
sente mugenyi
bwezikugwako nomubiri guduka
sente mugenyi
naye bweziba wezili nomubiri gukweyuna
sente mugenyi
CHORUS
bwezikugwako,bulimu akaduka,
sente mugenyi
naye bweziba wezili buli omu akweyuna
sente mugenyi
bwezikugwako nomubiri guduka
sente mugenyi
naye bweziba wezili nomubiri gukweyuna
sente mugenyi
Taken from AlbumSongAndLyrics.com